EKIKA KY’ENJOBE (marsh-antelope) AKABBIRO: Bugaala Abeddira enjobe badangibwa ku mutala Mpumudde mu Ssingo era Omutaka Ssenjobe gy'atuula.
Obuggala ke kkabiro. Obuggala bwe butoogo enjobe w'ezaalira.
Omubala: "Dduka, dduka olukalu Okwate Omugga. Nanjobe amaaso gamulengejja Nanjobe atambula nga mumbejja"
;